97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Abekalakaasa e Seattle bayagala kumenya mutima gwa Oulanyah – Hon. Mapenduzi

Hon Ojara Mapenduzi; “Jacob Oulanyah bweyatwalibwa okufuna obujanjabi, twalaba ekikolwa ekyali kitasuubirwa okuva mu Bannayuganda abamu abagenda mu maaso g’eddwaliro okwekalakaasa.
Nze ndowooza ekikolwa kino kyagenderera kumumenya mutima wadde ngabamu balowooza nti ekigendererwa kyali kyakusobozesa kutereeza byabulamu mu Ggwanga. Nze ndowooza kyali kibi era kyali kyetaaga okuvumirirwa.” #RIPOulanyah

Leave a Reply