Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 160 listening Simba FM Live

KKOOTI ERAGIDDE GAVUMENTI OKULIYIRIRA OMUBAKA ZAAKE OBUKADDE 70

August 9, 2021 · Mubiru Ali
Kkooti Enkulu mu Kampala olunaku olwaleero eragidde Gavumenti eriyirire Omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi obukadde 75 olwokuyingirira eddembe lye Uganda Police Force bweyayingira mu maka ge e Buswabulongo mu Disitulikiti y’e Mityana nebamusiba okumala essaawa 48. Bino byaliwo mumuggalo ogwasooka Omubaka Zaake bweyali agaba emmere.
Omulamuzi Esta Mbayo yasaze omusango guno.
Zaake yawawabira Mwine Alex Mukono (Former DPC Mityana Municipality) ne Bob Kagarura (former RPC Wamala Region) wamu n’abasirikale ku SIU e Kireka.