Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Kazibwe Bashir akwatiddwa Poliisi y’e Wandegeya
June 22, 2019 · Mubiru Ali
Kazibwe Bashir Mbaziira Pulezidenti w’ekibiina ekitaba Bannamawulire ekya UJA akwatiddwa Poliisi nga kati akuumirwa ku Poliisi y’e Wandegeya bwabadde ategese okusaba okwebaza Allah olw’okumuwonya obutwa nga okusaba kuno kubadde mu Katanga.