UPDF emaze okwerula enguudo e DRC
Eggye lya UPDF n’erya DRC gamaze okwerula oluguudo oluli wakati w’ensalo ya Busunga n’olutindo lwa Semliki okusobola okutuuka e Madina ne Beni okusobola okufeffetta abajambula ba ADF gyebekukumye yonna mu DRC.