Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 196 listening Simba FM Live

Bannayuganda nkooye okubegayirira – Pulezidenti Museveni

October 16, 2022 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni : “Abaganda balina olugero olugamba nti enkula y’omutwe yeekuwa ensanirira, kati nange nkooye okubeegayirira nti temufa, naateera n’okukutuka obulago. Entambula ey’olukale okuli booda booda n’emmotoka nga takisi oba eza buyonjo mu bitundu bye Mubende ne Kasanda ziyimiriziddwa.”