Uganda Police Force ngekolera wamu nebitongole byebyokwerinda okuli…
Uganda Police Force ngekolera wamu n’ebitongole byebyokwerinda okuli n’eggye lya UPDF ekutte Ssempala agambibwa okutta Maneja wa wooteeri ya Dave Hotel and Suites esangibwa e Lungujja Shivani Asasira ngono mukyala wa DPC w’e Bugiri wamu n’omukuumi Lawrence Musinguzi.
Ssempala agamba nti naye tamanyi kimutemba kutuuka kutta bantu kuba bangi ku bantu abamwetoolodde bumulaba ng’omuntu mulamu ennyo.
#ffemmwemmweffe


