Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 241 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
News

Owa Poliisi eyalabikidde mu katambi ngakuba omuwala akwatiddwa

October 8, 2025 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwekutte musajja waayo Assistant Superintendent of Police (ASP) Clive Nsiima, oluvannyuma lwokukwatibwa ku katambi ka kkamera enkettabikolwa ngakuba omukozi w’essundiro lyamafuta erya Shell e Kyanja oluyi.
Kigambibwa nti Clive yabadde alemereddwa okusasula emitwalo 3.
Nsiima awulirwa ngabuuza omuwala oba nga yali avuze ku motoka gyavuga.
Nsiima, akola nekitongole kya Counter Terrorism Directorate wansi wa Oil and Gas Protection Unit, yagaliddwa, era ngokusinziira ku Kituuma ono wakuvunaanibwa kuba tewali ali waggulu w’amateeka.
#ffemmwemmweffe