97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Uganda ekwata kya 141 mu nsi ezisinga okulya enguzi

Ekitongole ekirondoola obwerufu n’obuli bwenguzi mu nsi yonna ekya Transparency International kifulumizza alipoota eraga Amawanga bwegakoze omwaka oguwedde.

Mu alipoota efulumiziddwa olwaleero Uganda yemu ku mawanga aganokoddwayo okwenyigira ennyo mu buli bw’enguzi nga ekutte kifo kya 141 ku Mawanga 180.

Peter Wandera Executive Director wa Transparency International Uganda agamba nti waliwo obukwatane bw’amaanyi wakati w’obuli bw’enguzi n’enfuga ey’amateeka.

Bya Khalid Kintu

About Mubiru Ali

Leave a Reply