97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

twesunga kulaba kuteesa nga atuuyana – babaka

Ababaka ba Palamenti abamu besunga kunoonyereza ku Minisita w’ensonga z’ebweru, Sam Kahamba Kuteesa ku bigambibwa nti aliko ekyoja mumiro ekyamuweebwa kkampuni emu eya Bakyayina nga baagala abanguyize emirimu gyaabwe nga bazze mu Yuganda.
Wadde Pulezidenti Museveni yalagidde musajja we ono anoonyerezebweko, abamu basekera mu kikonde nga bagamba nti tewali kirungi kye basuubira mu kunoonyereza kuno kuba ssi gwegugenda okusooka.

About Mubiru Ali

Leave a Reply