Poliisi ezudde emmundu ebadde ekozesebwa okutigomya ab’e Busunju

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ekitongole kya Uganda Police Force ekirwanyisa obuzigu obw’emmundu kikutte omusajja amanyiddwa nga Ssekimpi nabayambako okuzuulu emmundu ne magazine etaliimu masasi.
Emmundu eno ezuuliddwa kigambibwa nti ebadde ekozesebwa okutigomya abantu mu bitundu by’e Busunju n’e Kakiri.
Share.

Leave A Reply