97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Tulondoola ku buli alowooza ku kutabangula Yuganda – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni;”Hon. Kyagulanyi ne Amuriat bwebakwatibwa, ebibinja by’abamenyi b’amateeka ebiteekebwa ensimbi Bannabyabufuzi abawagirwa abagwira basalawo okuteeka pulaani zaabwe mu nkola zebalina obwedda omuli okwokya ebipiira, okukuba Bannayuganda, okubba abantu wamu n’okulumba ab’ebyokwerinda.
Bannabyabufuzi abakolera Abazungu babadde bakiddingana lunye nga bwebagenda okutabangula Yuganda. Tubadde tubalondoola nga tuyita mu bambega.”

About Mubiru Ali

Leave a Reply