Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 373 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

‘bobi wine muyaga oguyita’ – opondo

March 26, 2019 · Mubiru Ali
Ofwono Opondo: “Nze ndowooza Bobi Wine kire ekiyita obuyisi. Omuntu okuva ku ludda oluvuganya Gavumenti Bannakibiina kyange ekya National Resistance Movement – NRM, gwebalina okweraliikirira mu kalulu ka 2021 ye Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Kizza Besigye. FDC erina emirandira wansi mu bantu okusinga ebibiina byonna okuli ekya Mugisha Muntu, Jemma ne People Power Our Power.
Era nze sisuubira nti omuntu Asuman Basalirwa gwayenjeera naye asobola wadde okufuna ebitundu 2 – 100 mu kalulu k’obwa Pulezidenti.