Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 169 listening Simba FM Live

Temwetantala kuvugira mu budde bwa curfew – Poliisi

May 27, 2020 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Poliisi mu Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango yavuddeyo najjukiza abantu okweteekateeka mu budde bave mu Kibuga nga bukyali okwewala okukwatibwa jam Curfew ebakwate. Ono yategeezezza nga bwebatali betegefu kuwuliriza bibooziboozi kasita ziwera ssaawa emu wabula okukwatira ku checkpoint bakusuzeeyo.