97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Temwebuzaabuza Zaake yakubwa nnyo – Mwenda

Andrew Mwenda avuddeyo ku mukutu gwa Twitter nategeeza nti; Nasisinkanye Omubaka wa Mityana Municipality Francis Zaake olunaku lw’eggulo nkakasa nti ddala yakubwa bubi nnyo. Mu mazima siriba ngeri oli gyayinza kukuba bwatyo muntu nogamba nti abasirikale baali betaasa ku Zaake nga bagenze okumukwata. Gavumenti ereme kukoteka mutwe nga egamba nti Zaake alimba simulwadde era alina obuvune. Omusajja bamukuba nnyo.

About Mubiru Ali

Leave a Reply