Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 125 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Palamenti ekakasizza municipalities 19.

August 21, 2015 · Mubiru Ali

Palamenti ya Uganda ekakasizza zi Municipalities 19, nga 12 ku zino zaatandika okukola nga 01 July 2015.
Muno mulimu :Nansana Municipality, Kira Municipality, Makindye Ssababagabo, Mubende, Lugazi, Mityana, Kamuli, Njeru. Kati ziweredde ddala Municipalities 41 mu Uganda.
Wabula ababaka Muwanga Kivumbi ne John Ken Lukyamuzi baabadde basaba Municipali ye Mengo, Minisita Adolf Mwesige kyeyannyonyodde nti eyo tesoboka okusinziira ku Ssemateeka.