Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 344 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Abantu abalala 75 bazuuliddwa ne COVID-19

June 11, 2022 · Mubiru Ali
Minisitule y’ebyobulamu evuddeyo nefulumya ebyavudde mukukebera abantu ekirwadde kya COVID-19 nga 9 June 2022 mwekyazuuliddwa nti abantu 75 balina ekirwadde kino ekya ssenyiga omukambwe lumiima mawuggwe owa COVID-19 nga kati abakazuulibwa n’obulwadde buno mu Yuganda bali 166,121.
Kampala (62), Wakiso (2), Jinja (2), Mbarara (1), Arua (1), Kabale (1) Isingiro (4), Mbale (1) Mityana (1)
#STAYSAFEUG