Breaking
News: Omuntu ayitibwa nkulubbirye yani? Entakulamanda naye aba muntu owengeri ki? Tuwe ebika byebigaaga 3 News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta nga bweyigiriza. News: Omubaka akiikirira Abakadde mu Palamneti owEbuvanjuba Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 1,362 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM
Archive

Tag: simba news

Kitalo! Afande Sam Omara afudde

Kitalo! Retired Assistant Commissioner of Police Sam Omala aka Mukodomi wa Buganda, 65, afudde. Ono yaliko omuduumizi w’ebikwekweto…

Pulezidenti Museveni agenze Kaweweta

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atuuse ku ttendekero ly’amaggye erya UPDF Military Training School e Kaweweta okukulemberamu omukolo gw’okufulumya…

Omukuumi wa kkampuni ya G.K.O akubiddwa amasasi bwabadde amenya bbanka

Omukuumi wa Kkampuni eyobwannanyini eya G.K.O Security Company ategeerekese nti ye Emmanuel Okao akubiddwa amasasi agamutiddewo enkya yaleero…

10 bakwatiddwa ku byokubba ettaka e Gomba

Akakiiko akalwanyisa obukenuzi okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga aka nga kali wamu n’ekitongole kya Uganda Police Force ekyabambega…

Ssaabasajja asaasidde nnyo Abakrito olwokufiirwa Paapa – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nkedde ku Ekelezia e Lubaga okutuusa obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II…

Hajji Kamoga akwatiddwa kubyekuusa ku byapa 19

Omutunzi w’ettaka mu Kampala, Hajji Muhammad Kamoga akwatiddwa ku bigambibwa nti waliwo ebyapa 19 ebyabantu abenjawulo 19 era…

Byampuna! Nambi eyanjozayoza okumuwangula ate yaddukidde mu Kkooti? – Nalukoola

Omubaka wa Kawempe North Mmunnakibiina kya National Unity Platform Elias Luyimbazi Nalukoola ataddeyo okwewozaako kwe mu butongole eri…

Kivumbi sunsula buli kawukuumi ali mu kibiina – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nasaba Bannakibiina kya NUP okuvaayo besimbewo…

FAO ewadde ab’e Karamoja tractor 55

Abalimi mu bitundu by’e Karamoja, bafunye akamwenyumwenyu oluvannyuma lw’ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’emmere n’obulimi ekya Food and Agriculture Organization…