Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 95 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

FAO ewadde ab’e Karamoja tractor 55

April 16, 2025 · Mubiru Ali
Abalimi mu bitundu by’e Karamoja, bafunye akamwenyumwenyu oluvannyuma lw’ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’emmere n’obulimi ekya Food and Agriculture Organization (FA0) wamu ne Minisitule y’ebyobulimi, obulunzi n’obuvubi okubawa okubawa Walking tractors 55, tuktuk 8 nga ziri wansi wa pulojekiti yaabwe eya Fsure, nga abalimi 12,000 bebagenda okuganyulwamu okuva mu Disitulikiti 6 okuli Moroto, Kaabong, Kotido, Karenga, Nakapiripit ne Nabilatuk. Omukolo guno gubadde Namalere Mechanization Referral Center esangibwa e Kawanda.
Bya Shanitah Nabwabye Entebe.
#ffemmwemmweffe