Breaking
News: Twagaliza olunaku lwamazaalibwa olulungi eri Bakozi banaffe Ssaalongo Evans Walusimbi Taata Nabbumba, Emeryn Atim Namubiru ne Micheal Ocheng News: Buyonjo aka H.E Bobi Wine kabakuliseeyo mu bulungi bwansi owobuwaze! News: Yiino kkampuni ekoledde bannansi ffiriigi mwebasola okutuula ne baweweera ebbugumu ne libakendeerako.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 371 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: radio simba news

LOP Ssenyonyi yetabye mukusabira Prof. Kanyeihamba

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti era omwogezi wa National Unity Platform Rt. Hon. Joel Ssenyonyi wamu ne Ssaabawandiisi David…

Pulezidenti Museveni akubagizza ab’ennyumba ya Kanyeihamba

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni enkya yaleero atuuseeko mu maka geyali Omulamuzi wa Kkooti Ensukkulumu Prof. George Wilson Kanyeihamba.…

Okuziika omuntu mu ttaka lyo e Kampala olina okusooka okusaba olukusa okuva mu KCCA – Nuwabiine

Omwogezi w’Ekitongole kya Kampala Capital City Authority – KCCA Dan Nuwabiine avuddeyo nategeeza nti wadde okuziika omuntu mu…

Gavumenti ewadde Abakulembeze b’ennono emotoka

Gavumenti ngeyita mu Minisitule y’Ekikula ky’Abantu, Abakozi n’ekulaakulana y’abantu olunaku olwaleero etongozza pulogulaamu y’okutumbula emirimu gy’Abakulembeze abennono. Olwaleero…

Besigye yayogererawa mukutongoza PFF? – Frank Baine

Omwogezi w’Ekitongole ky’Amakomera ekya Uganda Prisons Service Frank Baine avuddeyo ku katambi k’eddoboozi lya Rtd Col. Dr. Kizza…

Ass District Engineer w’e Mpigi akwatiddwa

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’omukulembeze w’Eggwanga nga kali wamu n’ekitongole ky’abambega ba Poliisi batutte…

Mpuuga genda mu kkomera okumala emyaka 5 oba sasula engasi – Kkooti

Kkooti ewozesa abakenuzi n’abali b’enguzi mu Kampala olunaku lweggulo yasingisizza eyali Ssentebe w’Akakiiko k’emirimu owa Disitulikiti ye Rakai…

Ngenda kubongera ssente za PDM – H.E Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ngawerekerwako mukyala we Janet Kataaha Museveni olunaku olwaleero balambudde omulimu gwokukola oluguudo lwa Salaama…

Ssebo Omulamuzi omusajja namufumbirwa lwakuba nali sirina wembeera nakyakulya, nali simwagala

Kawongolo Kataswa yaddukira mu Kkooti y’Omulamuzi e Jinja mu 2022 ngayagala ebatawulule mukyala we Claudine Uwineza gweyawasa mubufumbo…