Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 150 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: news

Tuleera etomedde ekizimbe e Mukono

Kitalo! Abantu abawerako bebagambibwa okuba nga bafiiridde mu kabenje akagudde ku Kyalo Kibaati mu Namataba Town Council mu…

Omuntu osobola okuweza emyaka 64 nga tokutte ku kakadde? – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Waliwo abantu abaavu ennyo nga tebakwatanga ku kakadde ka nsimbi. Abantu bangi mu bamgambye…

Omuvubuka yekumyeeko omuliro ku Palamenti

Omuvubuka ategerekese nti ye Benjamin Agaba, yekumyeeko omuliro mu maasa ga Palamenti enkya yaleero nga agamba nti tafunye…

Ekibonerezo ekyaweebwa Kiiza kyakisa nnyo – Muwaabi wa Gavumenti

Kkooti Enkulu mu Kampala esindise Munnamateeka Eron Kiiza ku alimanda mu Kkomera e Kitalya okutuusa ku bbalaza nga…

Basaalidde Omulangira Dauda Ggolooba

Abakungubazi abenjawulo betabye mu Salat al-Janazah ku Muzigiti e Kibuli ey’Omulangira Dauda Ggolooba, mutabani wa Kabaka Muteesa II,…

Omulangira Golooba abadde mwegendereza nnyo – Dr. Nakibinge

Jjajja w’Obusiraamu Omulangira Dr. Kassim Nakibinge ayogedde ku Mulangira Golooba ng’omuntu abadde omwegendereza ennyo mu byonna by’akola ate…

Doreen Nyanjula ne Ingrid Turinawe bagaanye okuleetebwa mu Kkooti

Omumyuuka wa Loodi Meeya Doreen Nyanjura, Ingrid Turinawe n’abalala bagaanye okujja mu Kkooti olunaku olwaleero olwokuba abakulira amakomera…

Eron Kiiza aleeteddwa mu Kkooti Enkulu

Omu ku Bannamateeka ba Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye, Eron Kiiza eyaggalirwa emyezi 9 olwokunyomoola Kkooti y’Amaggye aleeteddwa…

Tumanyi wetulina okukoma, tetusobola kumenya mateeka – SG Rubongoya

Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya; “Teriiyo tteeka mu Uganda ligaana bawagizi ba NUP kukola paleedi.…