Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 149 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Tuleera etomedde ekizimbe e Mukono

February 26, 2025 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu abawerako bebagambibwa okuba nga bafiiridde mu kabenje akagudde ku Kyalo Kibaati mu Namataba Town Council mu Disitulikiti y’e Mukono tuleera ya seminti ebadde eva e Jinja okudda e Kampala bweremeredde omugoba waayo netomera ebizimbe okubadde edduuka, Restaurant, kwossa n’amayumba amalala.
Bya Kasozi Mugagga
#ffemmwemmweffe