Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
News
Omuvubuka yekumyeeko omuliro ku Palamenti
February 26, 2025 · Mubiru Ali
Omuvubuka ategerekese nti ye Benjamin Agaba, yekumyeeko omuliro mu maasa ga Palamenti enkya yaleero nga agamba nti tafunye buyambi bwonna okuva mu kibiina kyawagira ekya
National Resistance Movement – NRM.
Ono agamba nti abawagizi ba
National Unity Platform bayonoona ebintu byabwe nebabaleka nekitaawe nga tebalina wakusula lwakuwagira NRM.