Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 188 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: news

Olusiisira lwebyobulamu lutandise e Ssingo

Olusiisira olw’Ebyobulamu olwategekeddwa Obwakabaka bwa Buganda mu ssaza lya Bbeene e Ssingo luguddwawo wabula omuwendo gwa balwadde abazze…

Ebya UPDF okusindikibwa e South Sudan sibimanyiiko – Minisita Oboth

Minisita avunaanyizibwa ku byokwerinda Jacob Oboth yavuddeyo nategeeza Palamenti nga bwatamanyi ku kya Maggye ga Uganda aga UPDF…

NRM akalulu mukalaba nga lutalo? – Hon. Rose Obigah

Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Terego Rose Obigah; “Enkya yaleero mbadde ku Leediyo. Naye National Resistance Movement –…

Aba NUP abakwatibwa baziddwa mu Kkooti

Bannakibiina kya National Unity Platform abakwatibwa aba JATT olwaleero bakomezebwawo mu Kkooti y’Omulamuze e Kanyanya okuwulira okusaba kwabwe…

Besigye ne Kamulegeya baziddwayo e Luzira okutuusa 28 March

Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye wamu n’omuyambi Hajji Obeid Lutale Kamulegeya baziddwayo ku alimanda mu kkomera e Luzira…

Kitalo! Omusirikale wa FFU afiiridde mu kabenje e Mityana

Kitalo! Omusirikale wa Uganda Police Force, okuva mu Field Force Unit IP Nelson Namanya afiiridde mu kabenje e…

Tugenda kulwana okulaba nti Kawempe efuna amazzi amayonjo – Nambi

Akwatidde Ekibiina kya National Resistance Movement – NRM mu Kalulu ka Kawempe North Faridah Nambi, avuddeyo nategeeza nga…

Ngenda kuleeta enkulaakulana etabangawo mu Kawempe – Faridah Nambi

Akwatidde ekibiina ki National Resistance Movement – NRM bendera mu kalulu ka Kawempe North Hajat Faridah Nambi olunaku…

Abakirizza balwanidde ettaka e Kayunga

Wabaluseewo olutalo mu ttawuni e Kayunga wakati w’aAbakirizza okuva mu Kayunga Catholic Parish bwebagumbye ku ttaka eriwezaako yiika…