Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Awali Omukka
Now Playing · 311 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: news

Pulezidenti Museveni asuubiza okwongera amaanyi mu byenjigiriza ebyobwereere

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza nga Gavumenti ye bwegenda okwongera amaanyi mukulaba nti ebyenjigiriza ebyobwereere mu masomera…

Poliisi ezudde omulambo gw’omwana eyagwa mu mwala e Wakiso

Omwogezi wa @Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga abasirikale ba UUganda Police Forcebalubbira nga bakolera wamu…

Lwaki aba NRM bwebawangula by-election balayizibwa mu bwangu – Hon. Ssemujju

Omubaka akiikirira Kira Municipality Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nasaba Sipiika wa Palamenti Anita Among aveeyo annyonyole Palamenti lwaki…

Ku kya Nalukoola okulayira nkyalinda EC – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anita Among avuddeyo nategeeza Palamenti nti ekirwisizza okulayira kw’Omubaka omulonde owa Kawempe North Elias Luyimbaazi…

Lwaki EC eruddewo okussa erinnya lya Nalukoola mu gazette ng’Omubaka- LOP Ssenyonyi

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform, Joel Ssenyonyi avuddeyo neyewuunya lwaki Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka…

Aba NUP bayambala ebyambalo bya JATT nebakuba banaabwe – Minisita Balaam

Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’abaana n’Abavubuka Balaam Barugahara agamba nti Bannakibiina kya National Unity Platform n’abawagizi bayambala…

Kkooti eragidde Poliisi y’Ensi yonna okukwata Ssemakadde

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Ronald Kayizzi alagidde Poliisi y’Ensi yonna Interpol okukwata Pulezidenti w’Ekibiina ekitaba Bannamateeka…

Gwebasanze abba emmwaanyi bamutemyeeko engalo e Kassanda

Abatuuze mu Disitulikiti y’e Kassanda bakutte omusajja agambibwa okuba nga asangiddwa my musiri gwemmwaanyi ngazibba okukakkana nga bamutemyeeko…

Registrar wa NUP e Bushenyi ateereddwa ku kakalu ka Kkooti

Abawagizi ba National Unity Platform olunaku lweggulo beyiye ku Kkooti y’Omulamuzi e Bushenyi, Registrar w’Ekibiina Pathy Mbabazi bweyabadde…