Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
News
Pulezidenti Museveni asuubiza okwongera amaanyi mu byenjigiriza ebyobwereere
March 21, 2025 · Mubiru Ali
Pulezidenti
Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza nga Gavumenti ye bwegenda okwongera amaanyi mukulaba nti ebyenjigiriza ebyobwereere mu masomera ga Gavumenti bitambula bukwakku mu myaka 2 egiggya.
Pulezidenti okwogera bino abadde ku nsonga y’abaana abakyava mu masomero ga Gavumenti lwa bisale bya ssomero.