Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 281 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: news

Abazadde bezimbidde laboratory ku ssomero lya Gavumenti

Abazadde ku Ssomero lya Gavumenti erya Buzzibwera S.S e Luweero bavudde ku by’okulinda Gavumenti okubazimbira Ekkeberero lya ssayansi…

Aba booda booda temugeza kukima Kyagulanyi – Bakulembeze

Abakulembeze ba booda booda mu Kampala balabudde bannaabwe obutakemebwa kwetaba mu bikujjuko by’okwaniriza Pulezidenti wa National Unity Platform…

Bbo baali bampaaki okubalekera ambulance yange? – Hon. Anite

Minisita Hon Anite Evelyn; “Mwebale kutujukiza kino. Kituufu emotoka yange agafemulago nagibaggyako era sitonda olwekyo kyenakola. Lwaki nagitwala?…

Uganda erina okusasula obuwumbi 112 eri CAF – Minisita Ogwang

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’emizannyo Peter Ogwang MP avuddeyo nategeeza nti Uganda erina okutuukiriza obukwakulizzo 6 nga…

Poliisi ekutte kkondo abadde atigomya abasuubuzi – Fred Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force mu Ggwanga, Fred Enanga atenderezza Poliisi erwanyisa obubbi olw’okukwata omubbi kkondo, Kuddu Ashiraf…

Abalowooza nti Museveni munamuggya mu buyinza nakalulu mwerimba – Norbert Mao

Omukulembeze wa Democratic Party Uganda era nge ye Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka n’essiga eddamuzi, Norbert Mao…

Poliisi etandise omuyiggo gwa Bannansi ba Egypt abatembeeya essippiti

Omwogezi wa Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Simon Peter Mundeyi avuddeyo nategeeza nga bwebatandise omuyiggo gwa…

Temukiririza mu bigambo bya Nandala Mafabi – Erias Lukwago

Ekiwayi ky’ekibiina ki Forum for Democratic Change – FDC eky’e Katonga kifulumizza enteekateeka mwekigenda okuyita okweddiza ekibiina kino…

Gavumenti etaddewo obuwumbi 150 okuyamba ku kkampuni enzimbi

Bbanka ya Gavumenti eyamba abantu okwekulaakulanya eya Uganda Development Bank Ltd – UDB erangiridde obuwumbi 150 eri kampuni…