Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 237 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: news

Abantu abasoba mu 200 abagambibwa okugobwa ku bibanja byabwe bayiiriddwa e Mubende

Waliwo abantu abali eyo mu bibiri omuli abaana n’bakyala abayiiriddwa motoka ekika kya tipa mu Disitulikiti y’e Mubende…

Omubaka Malende adduukiridde abakyala abasulirira okuzaala

Omubaka wa Omukyala owa Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende enkya yaleero ku offiisi ye…

Twagala kulaba ku Ddwaliro lya Mbuya Military Hospital – Hon. Muwanga Kivumbi

Ssentebe w’Akakiiko ka PAC Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Muhammad Muwanga Kivumbi; “Mututte emyaka 6 okuzimba eddwaliro…

Pulezidenti Museveni awadde eyakwata abatemula Lwomwa emotoka

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo naawa omusajja eyakwata abatta Omukulu w’Ekika ky’Endiga Lwomwa Bbosa Daniel ekirabo olunaku olwaleero…

Munnamateeka Malende akedde ku Kkooti e Nabweru

Omubaka omukyala owa Kampala era Munnamateeka wa basibe Bannakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende yatuuse dda…

Abakozi ba KCCA bagenda kusasulwa – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among; “Mu Lukiiko olutudde ettuntu lyaleero wakati w’Abakulembe b’ekitongole ekitwala ekibuga Kampala ekya…

Byabashaija awagidde ekyokusengula ekkomera ly’e Luzira

Akulira ekitongole ky’amakomera mu Ggwanga ekya Uganda Prisons Service Johnson Byabashaija, avuddeyo nawagira ekiteeso kyokukyuusa ekkomera ly’e Luzira.…

Nickson ne banne bejjeerezeddwa Kkooti y’Amaggye

Nickson Agasiirwe ayimbuddwa Kkooti y’Amaggye oluvannyuma lwokumuggyako emisango ye nabalala 2 okuli Hernet Muhangi ne Col. Nduhura Atwooki.…

LOP akyaliddeko ku Hon. Ssegiriinya

Akulira Oludda Oluvuganya Gavumenti Joel Ssenyonyi akulembeddemu Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform okuli; Hon. Betty Ethel Naluyima…