Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 500 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Abantu abasoba mu 200 abagambibwa okugobwa ku bibanja byabwe bayiiriddwa e Mubende

March 6, 2024 · Mubiru Ali

Waliwo abantu abali eyo mu bibiri omuli abaana n’bakyala abayiiriddwa motoka ekika kya tipa mu Disitulikiti y’e Mubende ku kyalo Kattabalanga mu kiro ekyakeesa olunaku lwegulo, bano bategeezezza abatuuze nti bagobebwa ku bibanja byabwe ku kyalo mu bitundu by’e Hoima ne Kagadi nga webabayiridde wano baabadde bolekera offiisi za National Resistance Movement – NRM mu Kampala okuyambibwako