Poliisi yezoobye nababbi abbira mu motoka e Masaka
Amasasi ganyoose wakati mu kibuga Masaka, Uganda Police Force bwebadde egobagana n’ababbi abaludde nga babbira Bannamasaka mu mmotoka.…
Amasasi ganyoose wakati mu kibuga Masaka, Uganda Police Force bwebadde egobagana n’ababbi abaludde nga babbira Bannamasaka mu mmotoka.…
John Mukidi eyafa oluvannyuma lw’ennyonyi ekika kya nnamunkanga ey’Eggye lya UPDF okutomera ennyumba ye, yaziikiddwa olunaku lw’eggulo ku…
Bannaddiini okuva mu nzikiriza ezenjawulo okuva mu bitundu bya South Ankole nga bakulembeddwamu Bishop Nathan Ahimbisibwe enkya yaleero…
State House yetaaga ensimbi obuwumbi 57.14 nga zino zakugula byuuma byabukuumi ebiri ku mutindo, ebikozesebwa mu maka g’omukulembeze…
Emmotoka y’ Omusumba Aloysius Bugingo nga bwefaanana oluvannyuma lw’okulumbibwa abazigu b’emmundu abaatirimbula omukuumi we Richard. Eno mu kaseera…
Eddwaliro ekkulu erya Mulago National Referral Hospital olunaku olwaleero lisiibudde omuntu eyasoose okukyuusibwa ebsingo mu Uganda. Kigambibwa nti…
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga ettaka, amayumba n’okuteekerateekera ebibuga Judith Nabakooba nga ali wamu ne Ssaabalamuzi Owiny Dollo, Omubaka…
Richard Muhumuza eyafiira mu bulumbaganyi bw’emmundu obwabakolebwako ne Paasita Aloysius Bugingo mu kiro ekyakeesa olwokusatu aziikiddwa ku biggya…
Minisitule evunaanyizibwa ku byobugagga obw’ensibo wamu namasanyalaze evuddeyo netegeeza nti mita zonna eza yaka zakukoma okukola nga 24-November-2024…