Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 326 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Eyafiira mu nnyumba eyatomerwa ennyonyi ya UPDF aziikiddwa

January 6, 2024 · Mubiru Ali

John Mukidi eyafa oluvannyuma lw’ennyonyi ekika kya nnamunkanga ey’Eggye lya UPDF okutomera ennyumba ye, yaziikiddwa olunaku lw’eggulo ku kyalo Nyamisigiri.
Okuziika kwe kwakiriziddwako abantu batono olwokuba nti abasirikale ba UPDF babadde bakyategulula bbomu ezawandagala okuva mu nnyonyi eyaggwa netta abasirikale ba UPDF 2 ne Mukidi.