97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ssaabasumba asekeredde bannabyabufuzi abongezaayo ebisanja.

Ssaabasumba John Baptist Kaggwa atwala Masaka y’asekeredde bannabyabufuzi abongezaayo ebisanja nti naye ekisanja kya Katonda eky’o bulamu tebayinza kukyewala. 

Bino yabyogeredde mu kuziika muganda wa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga Omugenzi James Kato Mukasa eyaziikiddwa ku biggya bya ba Jajja be e Kasanje ekiri mu gombolola ye Kabonela mu disitulikiti ye Masaka.

Ssaabasumba Kaggwa akikkaatiriza nti buli kintu kirina ekiseera kyakyo.

About Mubiru Ali

Leave a Reply