Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 201 listening Simba FM Live

Omusawo eyasindika omulwadde ku kagaali aweereddwa sikaala

May 13, 2020 · Mubiru Ali

Ekibiina ekitaba abasawo ekya Nurses Union in Uganda kivuddeyo nekisiima omusawo Dorris Okudinia eyasindika omulwadde ku kagaali kiromita 3.
Okudinia, 26, nga musawo ali ku ddaala lya Diploma yataasa obulamu bw’omulwadde eyali asindikiddwa mu Ddwaliro lya Arua Hospital okuva mu Ediofe Health Centre III erisangibwa mu Pajulu Sub-county. .
Akulira Ekibiina kino Justus Cherop agamba nti Okudinia aweereddwa sikaala agende asome Digguli mu Nursing.