Sports Ssaabasajja wakuggulawo emipiira gy’ebika By Simba News Correspondent May 31, 2022 1 min read Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okuggulawo emipiira gy’Ebika by’Abaganda, Engo Vs Embwa bebaggulawo e Bulemeezi. Bino @Katikkiro Charles Peter Mayiga abyogedde atongoza mpaka zino. #BikaFootball2022