Siri Mubaka wa NRM – Ssewungu By Mubiru Ali June 27, 2018 1 min read Omubaka w’e Kalungu West Joseph Gonzaga Ssewungu agamba tajja kusisinkana President Museveni gyeyabayise. Agamba nti mu lukiiko olwo yayise Babaka ba Kabondo ka NRM nti era bwaba ayagala okusisinkana ab’oludda Oluvuganya abawandiikire mubutongole.