97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Sipiika alagidde abakozi wamu n’Ababaka okukeberebwa ekirwadde kya COVID-19

Omukubiriza w’Olukiiko Olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga avuddeyo nategeeza nti okutandika n’olunaku olw’okuna nga 16-July-2020 Ministry of Health- Uganda yakutandika okukebera ababaka ekirwadde kya #COVID-19 wamu n’abakozi ba Palamenti bonna. Agayita mu nkuubo galaga nti wandiba nga waliwo Omubaka Omukyala atanayatuukirizibwa ali mu kujanjabwa nga kirowoozebwa nti yandiba nga alina obubonero bw’ekirwadde kino.

About Mubiru Ali

Leave a Reply