Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 110 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

NRM tegulanga ku FDC – Dr. Chris Baryomunsi

July 19, 2023 · Mubiru Ali

Minisita w’ebyamawulire ne Tekinologiya, Dr. Chris Baryomunsi avuddeyo okutangaaza Eggwanga ku bigambibwa nti Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bweyawa omukulembeze wa Forum for Democratic Change Patrick Oboi Amuriat ensimbi okutunda ekibiina eri Gavumenti nti byappa.
Ono gamba nti NRMterina budde bwakugula kibiina kirala era teyagalangako kulaba kibiina kya byabufuzi kyonna nga kigwa. Bino abyogeredde mu lukuŋŋaana lwa Bannamawulire mu Kampala.