97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Rosemary Namayanja asimattuse akabenje .

Omuwanika w’ekibiina ki NRM era omubaka omukyala owa Nakaseke awonye akabenje e Kigogwa okumpi n’e Matugga ku luguudo lw’e Bombo.
Mmotoka Namayanja mw’abadde n’abantu abalala 3 etomereganye ne Isuzu . Namayanja n’abalala bali mu ddwaliro e Nakasero. Ababaddewo bagamba nti dereeva wa Namayanja abadde agezaako okutaasa owa Boda-Boda ayingidde ekkubo mu ngeri ey’ekimama.

Emmotoka Namayanja mw'awabadde .

Emmotoka Namayanja mw’abadde .

 

About Mubiru Ali

Leave a Reply