Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Minisita Nantaba asimattuse okuttibwa
March 24, 2019 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kayunga Disitulikiti Omukyala nga era yakolanga omubeezi wa Minisita wa Tekinologiya Aidah Nantaba asimatuse okuttibwa abatemu abatanategeerekeka abakubye emotoka ye eyobwa Minisita amasasi e Naggalama ku luguudo oluva e Kayunga okudda e Kampala.
Abakuumi be basobodde okuttako omu kubasajja bano ate omulala nadduka.