News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations HighNews: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOWSimba Sports▶ UP NEXTNeyimbira Byange 20269:00 PM - 12:00 AM
Omuwanika w’ekibiina ki NRM era omubaka omukyala owa Nakaseke awonye akabenje e Kigogwa okumpi n’e Matugga ku luguudo lw’e Bombo.
Mmotoka Namayanja mw’abadde n’abantu abalala 3 etomereganye ne Isuzu . Namayanja n’abalala bali mu ddwaliro e Nakasero. Ababaddewo bagamba nti dereeva wa Namayanja abadde agezaako okutaasa owa Boda-Boda ayingidde ekkubo mu ngeri ey’ekimama.