Pulezidenti wa Democratic Party Uganda era Minisita Norbert Mao avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X Olwaleero giweze emyaka okuva lwewava mu bulamu
🗳️ Pulezidenti wa Democratic Party Uganda era Minisita Norbert Mao avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X; “Olwaleero giweze emyaka okuva lwewava mu bulamu bw’ensi (Jacob Oulanyah). Tugambire ku Katonda nti tetukyasobola kuwangaala bwetuti. Naye, amanyi ekyokukola bwoba olyawo. Katubitunuulire nga bwetulinda. Ebintu eno bitandise okwesulika. Wummula mirembe.”
Oba ategezaako Omukulu?
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

