97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Pulezidenti wa Democratic Party Norbert Mao avuddeyo nakukulumira…

Pulezidenti wa Democratic Party Norbert Mao avuddeyo nakukulumira abakulembeze ba National Resistance Movement – NRM abateekawo embeera okulemesa Bannakibiina ki DP abaali besimbyeewo mu bitundu ebyenjawulo so nga kino kyawukana ku ndagaano yaabwe eyomukago wakati w’Ebibiina byombiriri gyebirina.
Mao agamba nti mumukago guno DP teyaganyuddwamu yadde oluvannyuma lwokufuna Ababaka 6 bokka ngabasinga bava mu mambuka nga naye kwomutadde.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides
#ugandaelections2026

Radio Simba News

About Radio Simba

Radio Simba, broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.simba.fm is an African entertainment radio station that broadcasts mainly in Luganda, the most widely spoken language in Uganda.

Leave a Reply