Pulezidenti wa Chad eyakalondebwa afudde

Pinterest LinkedIn Tumblr +

PULEZIDENTI WA CHAD AFUDDE: https://youtu.be/-T5ikzJbKHk Kitalo! Pulezidenti wa Chad abadde yakolendebwa ku kisanja ekyomukaaga Idriss Déby Itno, 68 afudde. Ono abadde yakamala emyaka 30 buyinza afudde olunaku olwaleero oluvannyuma lw’ebisago byeyafuna ku nkomerero ya ssabiiti ewedde bweyali aduumira eggye lye okulwanyisa abayekera abali mu mambuka ga Chad. Omwogezi wa Maggye Gen. Azem Bermandoa Agouna bwabadde alangirira okufa kwa Deby ategeezezza nti ono okufa yabadde alwanirira ekitiibwa ky’eggwanga lye. Deby abadde yakalondebwa ku kisanja eky’omukaaga mu kalulu akaliwo nga 11-April.

Share.

Leave A Reply