Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Pulezidenti Museveni addukidde mu kakiiko Lt. Col. Nakalema kamutaase kubabba ettaka lye

Akakiiko akalwanyisa obukenuzi n’obuli bw’enguzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda kavuddeyo ku nsonga y’okubba ettaka lya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni erisangibwa e Katwekambwa mu Disitulikiti y’e Kabulasoke mu Disitulikiti y’e Gomba okukakana nga abantu babiri abagambibwa okwesenza ku ttaka lino bakwatiddwa.

Abakwatiddwa kuliko; Sseggane Peter ne Ssuuna Jimmy nga kigambibwa bafuna ebyapa 5 ku ttaka eryali mu mannya ga Pulezidenti.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort