Poliisi yezoobye n’aba Takisi mu Lubigi nga babasengula okuva webadde bakolera mu Lubigi okubazza mu kifo ekitegegekeddwa obulungi. Poliisi egamba nti egezaako okukendeeza omugoteko gw’emotoka ogubadde guleetebwa emotoka ezitikira mu luguudo.
Palamenti ekkirizza Gavumenti okusasula abasuubuzi abaawa South Sudan ebintu eby’enjawulo ebikozesebwa wakati wa 2008 ne 2010 Kino kijjidde mu kiseera nga wabaddewo akabugumu mu kukubaganya ebirowoozo ku nsonga eno nga…
Ba Crime Preventers abaatendekebwa Police okugiyambako mu kukuuma obutebenkevu naddala mu biseera by’akalulu akakomekkerezebwa , bakalambidde nga baagala kuwamba kitundu ku Ppaaka nkadde okwesasuza emisaala gyabwe egitaabasasulwa Police ku mirimu…
Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku bintu bya Gavumenti kaliko ensimbi ezikunnukkiriza mu buwumbi bubiri zekasobodde okusesemya kampuni ya Abachina enkozi y’enguudo n’ensimbi zino zaali zaabaweebwa mu bukyamu . Mu ssabbiiti…
Leave a Reply