Poliisi n’amaggye temukyaswala – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nasambajja ebyayogeddwa omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga nti abawagizi ba National Unity Platform balemesezza Poliisi okukola postmortem ku mugenzi Ssenteza Kalibbala Francis nti era yaziikiddwa nga tewali kiraga kyamusse. Bobi Wine agamba nti ebbaluwa yabaddewo era ne xray ezavudde mu scan bazirina eziraga obuvune obwamutuusiddwako.

Share.

Leave A Reply