97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Poliisi ekutte omubaka wa Kyaddondo East

Uganda Police Force e Kasangati ekutte Omubaka wa Kyaddondo East Munnakibiina kya National Unity Platform ku bigambibwa nti abadde akungaanyizza abantu ekikontana nebiragiro ebyateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19. Ono abadde ne Bakansala nga bagaba ebikozesebwa okunaaba engalo okutangira ekirwadde kino.

About Mubiru Ali

Leave a Reply