Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 375 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ababbisa emmundu abatuuze babamizizza omusu – Busia

April 26, 2018 · Mubiru Ali

Abasajja babiri abateeberezebwa okuba nga babbisa mmundu bakubiddwa abatuuze nebabattirawo mu kibuga Busia oluvannyuma lw’okumenya edduuka nebalinyagulula.

Ayogerera Police mu bitundu by’e Bukedi Kamulya Sowali agambye nti abattiddwa wamu n’omu asomattuse amagombe babadde batambulira ku Pikipiki nga balina emmundu .

Kamuliya ayongerako nti abazigu bano baabadde badduka oluvannyuma lw’okubba akakadde kamu mu emitwalo nkaaga mu dduuka .