97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ow’emyaka 60 atirimbuddwa e Mityana

Police e Mityana eri ku muyiggo gwa bantu abatannategeerekeka abaatirimbudde omusajja wa myaka 60 ekiro ekiyise ku kyalo Nabitete ekiri mu ggombolola ye Kikandwa. 

Omulambo gwa Ssewanonda Micheal enkya ya leero gusangiddwa nga guganngalamye mu kitaba ky’omusaayi mu makage.

Joseph Balikuddembe abaddeyo okutusakira eggulire lino e Mityana.

About Mubiru Ali

Leave a Reply