97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Owa 23 azadde omugga – Mityana

Ekiri ku kyalo Nakibanga mu ggombolola ye Businbi mu Disitulikiti ye Mityana kisomboola bantu okuggya okwerabira ku mukazi eyazadde omugga.

Nalule Harriet myaka 23 yazaala abalongo Wasswa ne Kato wabula Wasswa naabula n’afuukamu omugga ogubbulukuse leero era nga abantu bakuluumulukuka kuggya kwelorera ate abalala kusaba mikisa kufuna abalongo ate abalala ssente.

 

About Mubiru Ali

Leave a Reply