Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
entegeera ya bebe cool si yawaggulu – Besigye
December 28, 2018 · Mubiru Ali
Bebe Cool ayambalidde Dr. Besigye ku by’okumuyita atategeera.
Kino
kiddiridde Besigye okulabikira ku lutambi ku ttivvi emu nga yeewuunya
engeri Bebe Cool gy’ajja obuvuma okusanyuka nga batulugunya munne bwe
bayimba bonna, n’agamba nti okutegeera kwe kulina okuba nga si
kwawaggulu nnyo.